Psalms 136:7-9

7 aOyo eyakola ebyaka ebinene,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
8 bEnjuba yagikola okufuganga emisana,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
9Omwezi n’emmunyeenye yabikola okufuganga ekiro,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Copyright information for LugEEEE